Bakkansala balwanidde mu lukiiko, entabwe evudde ku b'akakiiko ...
17 Sep 2024
NTV Uganda
Bakkansala balwanidde mu lukiiko, entabwe evudde ku b’akakiiko ka Lukwago okugaana okwetonda
Wabaluseewo okulwanagana mu lukiiko lwa KCCA olutudde olwaleero oluvannyuma lw'olukiiko Loodi Meeya Erias Lukwago lwakulembera nalwo okulemererwa okwetondo olw’okulwawo okwanjula alipoota ku mbeera ya kasasiro mu kibuga oluvannyuma lw'enjega eyagwa e KiteeziWabula olukiiko lwa Loodi meeya lutegeezezza nti alipoota eno weeri era beetegefu okujanjula.
Read more